Enyanjula

Amadaala agasooka bwe bugagga obukuyamba okutegeera n’okukula mu kubeera omugoberezi wa kristo. Ebiseera bino (ebyokusoma) binaatuyamba okuzuula byonna awamu n’okussa mu nkola ezimu kw’ezo ennono ezisokerwako ekitegeeza okugoberera Kristo n’okumugabana n’abalala (abantu)

Tunula emabegga

  • Kiki ky’ewebaza mu wiki eno?
  • Kiki ekikutawanya era tunaasobola tutya okuyamba?
  • Bwetaavu ki bw’olabye mu ffe, mu sssomero lyaffe?

Kyandibadde kirungi okusabirigana olw’ebyetaago bino.

Tunula waggulu

Ensonga 1: Katonda akwagala era yakutonda okumumanya gwe ng’omuntu.

Ensonga 2: Tuyawukana okuva ku Katonda olwe kibi,, tetusobola kumanya ob’okutegeera okwagala kwe.

Ensonga 3: Yesu kye ky’okuddamu okuva eri Katonda ku lwe kibi kyaffe.mu ye yekka mwe tuyita okumanya Katonda n’okufuna okwagala kwe n’okusonyiyibwa.

Ensonga 4: Tutekeddwa ffena okuddamu eri Yesu nga tuteeka obwesigwa bwaffe muye ng’Omulokozi waffe era nga Mukama. Olwonno lwetusobola okumanya Katonda mu buntu.

Obujjulizi bwange

  • Obulamu bwange nga sinasisinkana Yesu
  • Nasisinkana ntya Yesu?
  • Engeri Obulamu bwange gye bwakyusibwa okuva lwena sisinkana Yesu.

Tunula mu maaso

Ekintu ekisingira ddala obukulu kijja kuba mu engeri gye tuteeka mu nkola ebyo bye tuyiga, tusobole okuyambagana okuzuula amakubo ge tukikolamu. Ebibuuzo ebimu ebituyamba okukola ekyo.

Download outline to print
firststepswithgod.com/lug/print/1